
Nkomba Lyrics
- Genre:Alternative
- Year of Release:2023
Lyrics
Nkomba - Hitone Wonder
...
Nze njibala Nkomba Nkomba kurugalo
A Hitone Wonder
Nkomba njibala nkomba kurugalo
BX On De Beat.
Zabade sente zabuze ewangeee (egulo mukiro)
Kenzifunye oyitako ewangeee (obudde byekiro)
Leero enaaba party
Kenzifunye oba nsule Turkey
Bwe nkomba kurugalo njibala simala
Awo olunaku ndubala
Ono yaze n'ekyeessatu
Naye azibala ng'alinamu assatu
Oli apakiinze Bima alinze Tinah azibalise tima Sente ewoooma
Nze njibala nkomba nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nkomba njibala nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nze njibala nkomba nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nkomba njibala nkomba kurugalo
Sente ewooma
Ozikola omu nemuzirya kumi
Kiba okay gwe bwogaba pin
Eno ewaffe bu kampasa bweyisa
Bukukula n'oyiga
Bw'onyumirwa bukugulamu enziga
Okomba kurugalo ozibala
Bw'otunula ebitabo obibala
Bwezigwaawo ozilinda mugwa kumi nga bbiri Bw'ofuna kyosinga nkuwola
Bw'oba tolina onaampa orulala
Nga ofuna akusinga okubara
Sente ewooma (ewoma ojibala)
Ewooma (ewooma ojiibala)
Sente ewooma (nga luzibye ojibala)
Ewooma (nga luzibye ojibala)
Nze njibala nkomba nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nkomba njibala nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nze njibala nkomba nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nkomba njibala nkomba kurugalo
Sente ewooma
Zabade sente zabuze ewangeee (eguulo mukiro)
Kenzifunye oyitako ewangeee (obudde byekiro)
Leero enaaba party
Kenzifunye oba nsule Turkey
Bwe nkomba kurugalo njibala simala
Awo olunaku ndubala
Sente ewooma (ewoma ojibala)
Ewooma (ewooma ojiibala)
sente ewooma (nga luzibye ojibala)
Ewooma (nga luzibye ojibala)
Nze njibala nkomba nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nkomba njibala nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nze njibala nkomba nkomba kurugalo
Sente ewooma
Nkomba njibala nkomba kurugalo
Sente ewooma
FS Avenue