
AMAALO Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Hmmmm
Nawona Amaalo
Joy Touch yongeza ku mic Eno
Okuva e'Nakibizzi Mukyaalo
Nalina Amaalo
Nga ebyokuba obulungi
Nga nabyesonyiwa
Nga manyi mwe aboogera Oluzungu
Musibuka eyo Kampala
Nga empale nyambala mudabada
Nebituli ebyali biriko
Obulamu nga bwekyaye
Nasaba Katonda yeyantasa
Bw'entyo nenyikira okazana
Era omukisa nangabirira
Hallelujah Kanyimbe
Gwe eyammala Amaalo
Wammala Amaalo
Aaaaaah... Nawona Amaalo
Wammala Amaalo nze
Eeeeeeh.....Nawona Amaalo
Wammala Amaalo
Aaaaah nawona
Wammala Amaalo
Eeeeeeh...... Nawona Amaalo
Twakimanga mazzi ku kyaalo
Twenogere ku nnusu
Nga ente za Kikubo emmanga
Ffe abazitemera ebisagazi
Okusoma nga kunyiga
Olwa kasente akali kabuze
Twali bayala bayoonta
Mukama naza bibye
Obulamu nga bwekyaye
Nasaba Katonda yeyantasa
Bw'entyo nenyikira okukazana
Era omukisa nangabirira
Hallelujah Kanyimbe
Gwe eyammala Amaalo...
Nalimu ekyaalo
Tewanerabira
Aaaaaah... Nawona Amaalo
Wammala Amaalo nze....
Eeeeeeh.....Nawona Amaalo
Wammala Amaalo
Aaaaaah....Nawona Amaalo
Wammala Amaalo
Eeeeeeh..... Nawona Amaalo
Abayala bayoonta
Manyi omu abakusa
Jangu nkulage
Ebikoligo bikolimo
Ye yeka abimalawo
Jangu nkulage
Nebwoba muGhetto
Era akufuna
Kobe mawale era akyuusa
Yeyantemera ekkubo elyantaasa.......ah
Yammala Amaalo
Nebwoba muGhetto era akufuna
kobe mawale era akyuusa
Wammala Amaalo
Aaaah.......nawona Amaalo
Wammala Amaalo nze
Tewanerabira
Aaaaah..... Nawona Amaalo
Nalimu ekyaalo nze
Wammala Amaalo
Eeeeeeh
Wazinjukira oh oh oh.