![Ntondo](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/68/20/rBEeMVpnQ62AKjpfAAC4BP8U0Do145.jpg)
Ntondo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2018
Lyrics
Ntondo - Feffe Bussi
...
A Feffe Bussi yo gwe mbu nga bwe mufiirwa ng'olumbe muyina okulwabya nga obuyaye bwa Mukabya nga Tirinyi na'basamya lwaki mbadoobya lwaki bagamba mbakabya Dan Magic ehh Kano kabantondo
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo(ntondo) tonyumiza ntondo ehh ehh nabivaako ebye ntondo
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo(ntondo) tonyumiza ntondo ehh ehh nabivako ebye ntondo
Yo anhaaa
Waliwo ba people ba wano waliwo abantu bawano waliwo ba faaza ba wano waliwo bamaaza ba wano tukuze nga tukuba era nga bazoleya bino naye Kati bwetukuba bagambe bazina bino Dan magic kunggoma gikube nga tetama Stylo zakubatomera nga Patrick Ngoma bwoba neka smallest rapper bayina okuwoloma bagya tukiriza "Yes we can"nga Obama Stylo zakusabula bagambe tubambula tuli ku truck ffe tukuba babukira ate nga muganda wange teri asikatira tewebuza kabanga kaki nga tubangula
Ntondo zabadigize ntondo zabachakaze ntondo ezikunyiza olwe saati gyenguze kyoka fena tuli bakozi era twakoze owe ntondo wotegendereza wekanga oloze
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo tonyumiza ntondo tonyumiza ntondo( ntondo)ehh ehh nabivako ebye ntondo(ntondo)
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo(ntondo) tonyumiza ntondo ehh ehh nabivako ebye ntondo
Entondo zibera zabo abantu abatali real nebwaba yalide nyama akugamba nalide mugiyo Omutooro owe ntondo buli lwo musaba agamba "Busayo" nebwaba Alina ki walayi takyikuwayo
Entondo zamisa omukadde gwe manyi Visa ebibuuzo we byayitirira passport gyeyayuza azze kubazungu agamba batandike omubuza olwe myaka gye yaliko ntondo zeyakuza
Entondo zamisa omugole waffe cake
Entondo zeziwesa ba camposer retake
Entondo abamu zezibakubisa zi kick zezogeza nekubakabi mbu ate bali fake
Entondo zezikubisa abamu obuyondo
Entondo zifula abalala ababbi kkondo
Entondo zagya Emma kumere alya mulondo
Entondo omugisu zimugya nekukadodi
(Buh)
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo(ntondo) tonyumiza ntondo tonyumiza ntondo ehh ehh nabivako ebye ntondo
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo(ntondo) tonyumiza ntondo ehh ehh nabivako ebye ntondo
Bwebiba bilango obiwulide
Bwegaba mawulire nkusomede
Bweguba musango ngukuwunjude
Bweguba mugugu nkutikkude
Bweliba kkomera nkusumulude
Bwoba rapper nkusekude
Bwemba pastor nkusabide
Bwemba sheikh nkusomede
Bwekiba kilango nkuwade
Bweba bbomu ntegulude
Bwoba ompulide nawe nkamanyi era ontegede
Ntondo ntondo ntondo nziyita ntondo ezo ntondo ntondo ntondo
(Dan magic)
Bali mabega lwa ntondo nekibasibye kili kimu ntondo tonyumiza ntondo ehh ehh nabivako ebye ntondo (ntondo).