![Obasinga](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/01/18/eb795ee378d64a37922a2db56468422a_464_464.jpg)
Obasinga Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2023
Lyrics
Obasinga - Fille
...
Gwe kayimba akanyumira
Bakukola batya nga sikwetamwa
Gwensimbi eza dollar
Olimu omuwendo gwenonya
Bwenkulaba okyusa plan zange
Bwobulawo oba mubwongo bwange
Bwenakulaba nazuula future yange
Bwenasalawo wafuka mali yange
Kankuwe byona
Give you the love that you want
Show you real love
Thats what you deserve
You complete me(x2)
Osinga nezo ensimbi
Osinga bonna abalungi
You're wonderful
Rugaba namusaba okukufuna
Nakumpa
Ani yali amanyi nti nange
Bulikya nenfuna
ono yono omukwano nsomba
Nguleeta jooli gwe gwenali nonya
Nina munji sigwakusonda
Ekirungi omanyi katonda
Kankuwe byona
Give you the love that you want
Show you real love
Thats what you deserve
You complete me(x2)
Osinga nezo ensimbi
Osinga bonna abalungi
You're wonderful
You the last man standing (x2)
Gwemuzira gwembade ninda
Olwaleero nkizude
Nti yegwe gwenesunga
Kankuwe byona
Give you the love that you want
Show you real love
Thats what you deserve
You complete me(x2)
Osinga nezo ensimbi
Osinga bonna abalungi
You're wonderful
You complete me.....
Osinga bonna abalungi....
You complete me..
Osinga nezo ensimbi......
Osinga bonna abalungi.......
End