Yenze Oyo Lyrics
- Genre:Alternative
- Year of Release:2023
Lyrics
Yenze Oyo - SHAXX MC
...
SHAXX MC (FS Avenue) it's another one ah ah
Mubende yeeka gyenva
It's Popular pan de beat (Bigo)
I am that sweet white sugar in your bottle
Era yenze oyo
Akuyiiyiza obuyimba obulimu ama vocal
Nabino ebisuro ebintujja
Nsaba Katonda twerage amasanyu
Mulungi wange yenze oyo
Buli mbeera gw'okasukira omukono
Uh Uh Uh
Byoyogera nsanuuka
Elyo eddoboozi lyo ice muli melutinga
Munda nsanuuka nkuyita lusooka
Buli mwaaka nselebuletiinga
Yeggwe oyo emimwa gwe jimisiinga
Ompomera nga juice wa butuunda
Yenze oyo
Era Yenze oyo gw'obeera nga omisiinga
Nkwagala siri kukoowa
Yenze oyo
Yeggwe oyo emimwa gwe jimisiinga nejekisiinga
Yenze oyo
Era yenze oyo gw'obeera nga omisiinga Sikukyitiinga
Yenze Oyo
Oli majiimbi onsiiwa nga bisaanyi
Nkuwulira mumisuwa onsitula obuswandi
Bituli bingi ng'obunyo bw'omuswaaki
Naye onjagaza ki?
Nkusaba nyiga nyiga nga bwenenyogotola
Nzibukula obwongo
Love yaffe nsaba tetujigayalira
Kabamere entoondo
Yeggwe oyo emimwa gwe jimisiinga
Ompomera nga juice wa butuunda
Yenze oyo
Era Yenze oyo gw'obeera nga omisiinga
Nkwagala siri kukoowa
Yenze oyo
Yeggwe oyo emimwa gwe jimisiinga nejekisiinga
Yenze oyo
Era yenze oyo gw'obeera nga omisiinga Sikukyitiinga
Yenze Oyo
Yeggwe alimu omubisi tuli nga malusu na rulimi
Love yo kimuli ekisikiriza enjukyi
Oli perfume kawoowo mu lugoye lwa gucci
Nkuyita masuuka kabugumu ko kambigumiza bulangiti
Akwagala yenze baibe uh hmm
Oli majiimbi onsiiwa nga bisaanyi
Nkuwulira mumisuwa onsitula obuswandi
Bituli bingi ng'obunyo bw'omuswaaki
Naye onjagaza ki?