Nsanyuka Nawe Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Nsanyuka Nawe - Blu3
...
Essanyu lyange
Obulamu bwange
Omutima gwange n'essubi
Byonna mu gwe (oh oh)
Amagezi gange
Byonna byenkola
Era binkola lwakuba era gwe
Andya obwongo
Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe
Nkulaba mu bingi abalala byebatalaba ooh oh
Buli kimu kiba tekingasa w'oba nga t'oli nange
Njagala bw'okaba
Nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe
Oooh uh ooh oh ooh mukwano
Njagala bw'okaba
Nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe
Nkwenyumiriza mu nyo oh ooh
Mu maaso gange
Teri mulala mulungi ansanyusa kusinga gwe eh eeh
Laba nze Cindy sirina tabbu
Love ye ntawanya
Gwe muntu omutuufu kwensibidde nze
Nze maanyi nti obulamu bwange
Buyimiridde ku gwe (buyimiridde ku gwe bambi)
Nkulaba mu bingi
Abalala byebatalaba ooh oh (Oooh uh ooh oh ooh)
Buli kimu kiba tekingasa nze (w'oba nga t'oli nange)
Katino njagala bw'okaba
Nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe
Omusana gwake omungi
Enkuba kibuyaga
Ennaku n'obwavu teri kirinzinja ku gwe (Honey wange, owange)
N'enugu nze sija kujitya
Bweruba lugambo
Sitawana n'ebyo nze byenakowa edda (heey)
Nze maanyi (nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe)
Hey yeah yeah
Nkulaba mu bingi (abalala byebatalaba ooh oh)
Simanyi oba ondowozako
Buli kimu (kiba tekingasa bw'oba nga t'oli nange)
Hey yeah
Kati no njagala bw'okaba nga nkaba nawe (nga nsanyuka nawe)
Hey yeah yeah
Njagala bw'okaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe (nga nsanyuka nawe)
Ngumira kugwe mumpewo ennyingi
Oli kyabugagga osinga sente
Mbera nawe mu nnaku ennyingi
Amazima bw'oba nange mba mugumu
Ngumira kugwe mumpewo ennyingi
Oli kyabugagga osinga cash
Mbera nawe mu nnaku ennyingi
Oli kyabugagga osinga sente
Ngumira kugwe mumpewo ennyingi
Oli kyabugagga osinga cash
Mbera nawe mu nnaku ennyingi
Oooh oh nange
Ngumira kugwe mumpewo ennyingi
Oooh oh nange
Mbera nawe mu nnaku ennyingi
Oli kyabugagga osinga sente