Omalayo Lyrics
- Genre:Acoustic
- Year of Release:2023
Lyrics
Your love is my love
I never seen this love before
No one can love me the way you do
Nobody can can treat me the way you do
Kale Wali wekwese wa gwe
Omukwano gwo ngu lese gumenya
Lwaki olumya omutima gwange
Kyoka obulungi bwo bwe netaga
Okuva luli lwe nakulaba
Omutima gwange gwa wewuka
Love yampika pika
Era omukwano gwo kwe nesigamye
Laba bwenzibula amaso
Nagakuba kugwe
Kamwenyu mwenyu kutama
Omutima ngu gadde
Ssibwa kuyiya
Obulungi bwo
Ssibwa kuyiya
Obulungi bwo
Omalayo omalayo
Omalayo
Omalayo omalayo baby
Omalayo
Eehy
Kirabika bakuzaala lwebanzaala
Kuba byenkwagala byonjagala
Heey baby
Kirabika toli muna uganda
Mbulira wasibuka ludawa eyo
Zanzibar oba rwanda
Abamuno banjuza yuza
Omutima bagutagula dda
Maziga nenjiwa yiwa
But for your love is magical
Ssibwa kuyiya
Obulungi bwo
Ssibwa kuyiya
Obulungi bwo
Omalayo omalayo
Omalayo
Omalayo omalayo baby
Omalayo
Your love is my love
I never seen this love before
No one can love me the way you do
Nobody can can treat me the way you do
Guno gwe nina mukwano gwo
Sigugabanya nabalala apaana
Ekirungi siri casanova
Ngenda kwagala over and over
Abaamuno banjuza yuza
Omutima bagutagula dda
Maziga nenjiwa yiwa
But for your love is magical
Ssibwa kuyiya
Obulungi bwo
Ssibwa kuyiya
Obulungi bwo
Omalayo omalayo
Omalayo
Omalayo omalayo baby
Omalayo