BIWOOBE (feat. Prince Rk) Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2023
Lyrics
Bwondeka mu Biwoobe
Bwolwayo Biwoobe (Biwoobe.....)
Fame Dellah
Prince RK we bad
Magical did my beat
Top shutter yes
Bwenkuyita togaana nga
Mbeela nkulajana
Omanyi yegwe asinga
Osinga abalala bonna
Oli buwoomi bwa guitar
Empoomera nga bwosuna
Kati suna suna nebwokesa
Nkwagala nyo my lover tondeka mu Biwoobe
Kila sili ya calendar (Biwoobe)
Bwogenda Biwoobe wolololo(Biwoobe)
Bwolwayo Biwoobe wolololo (Biwoobe)
Bwogenda Biwoobe wolololo (Biwoobe)
Bwolwayo Biwoobe wolololo
Onzinisa mazina,onsuza ku tebukye
Olukukwatako nsigala bintabudde
Naye mwana gwe onkolera obubaddi
Nze nomutima gwange gundi mubukika
Tuzzine amazina tuli mukafunda
Kyoka lwotaze mpulira omuliro
Bikula amaaso go olabbe
Nkuwe company nkuwe be comfort
Bwogenda Biwoobe bwolwayo Biwoobe
Nkwagala nyo my lover tondeka mu Biwoobe
Kila sili ya calendar (Biwoobe)
Bwogenda Biwoobe wolololo(Biwoobe)
Bwolwayo Biwoobe wolololo (Biwoobe)
Bwogenda Biwoobe wolololo (Biwoobe)
Bwolwayo Biwoobe wolololo
Quintanah.....
Bwenkuyita togaana nga
Mbeela nkulajana
Omanyi yegwe asinga
Osinga abalala bonna
Nze nomutima gwange gundi mubukika
Tuzzine amazina tuli mukafunda
Bikula amaaso go olabbe
Nkuwe company nkuwe be comfort ......