Nwanira Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Tompeeza
Tompeeza
Musera tompeeza
Nkwata nkwata nkwata nwyeeza ngonde
Nfumba nfumba nfumba nzena mpoome
I don't give a damn, njagala gwenina asobola
Abirina byona abimala, bwoba kalamu yenze mpapula, mpandikako
Njaza njaza bwoba ngo'tidde nkumale empaka
Omanye nti ewange wanefuga
Era nge'kifananyi wawangibwa
Yonna ewange
Njagala fundukululu tompeeza (tompeeza)
Musela tompeeza
Oli wabisima, wanaaba kayayana era nolweeza
Nwanira, gwe wange nwanira,
Zimawokota mpubiira
Abanefasa nga gwe gwempita
Kati nwanira, gwe wange nwanira,
Zimawokota mpubiira
Abanefasa nga gwe gwempita
Gwa'manyi byona nakukwasa
Yonna joligenda ndituuka
Ekiro mumatumbi oba kunkya
Nze kasita oneewa byonna ndigonda
Kanfube, kankole nkakase, nti nze nawe tubeera bagole
Tulumye, buli omu akimanye
Tetulitengana now and forever
Njagala fundukululu tompeeza (tompeeza)
Musera tompeeza
Oli wabisima, wanaaba kayayana era nolweeza
Nwanira, gwe wange nwanira
Zimawokota mpubiira
Abanefasa nga gwe gwempita
Kati nwanira, gwe wange nwanira,
Zimawokota mpubiira
Abanefasa nga gwe gwempita
I don't give a damn
Njagala gwenina asobola
Abirina byona abimala, bwoba
kalamu yenze mpapula
Mpandikako
Njagala fundukululu tompeeza (tompeeza)
Musela tompeeza (tompeeza)
Oli wabisima, wanaaba kayayana era nolweeza
Tompeeza (tompeeza)
Musela tompeeza (tompeeza)
Oli wabisima, wanaba kayayana era nolweeza
Nwanira, gwe wange nwanira,
Zimawokota mpubiira
Abanefasa nga gwe gwempita
Kati nwanira, gwe wange nwanira,
Zimawokota mpubiira
Abanefasa nga gwe gwempita