Bilowozo Lyrics
- Genre:Hip Hop & Rap
- Year of Release:2023
Lyrics
Bilowozo - Wiz Kadayo
...
Bilowozo
Wiz Kadayo
Shali yegwe yankuba
buli lwenbulikulaba omutima nga gukuba, gukuba aaaa gukuba aaaa
Ebyo ku gamba nebibula
Amanya manyi ,obulumi bingi
Byompisizamu bingi
Everyday good morning
Gwe oli Mulungi tomanyi sheeba kalunji (
I keep on dreaming tuli bulungi
naye tondi bulungi nga dollar, shilling
Sisobola kukwewala
Nge envili ondi mubungi
Yo
Buli bwenkolowoza
I can’t keep myself mba nga aloota
Bweguba muzanyo nze onkubye joker
Baby byenkugamba lwaki ogeyita
Ofunde fala kyoka Ndi star
Online nkunonya na Data
Lwaki toja nenkukubila kugita
Not like last tym lwe wajja ne pita
Nga master mu rap ndi better
Nakulopye owa mama ne Tata nebangamba omwana nga akuta
Omukwano gwo sisobola gukuta
Otunula bali buli wenkuyita
Ebya kyali nze mba siyita
Sente zange zona botwala
Kanfuneyo omulala anambita
Shali yegwe yankuba
buli lwenbulikulaba omutima nga gukuba, gukuba aaaa gukuba aaaa
Ebyo ku gamba nebibula
Muntandikwa wankwata bulungi
Nongamba nze asinga oblungi
Nenkusubiza ebirungi bingi
Nga sente ozifuna mubungi
Kumbe buli lunaku ofunayo owakabi
Omutima wagusiba kubbali
Gwe wanzija nekuba kyali
Nga ndowoza nfunye akamali
Nga dayisi onkyusa bukyusa
Owakabi massage okusa
Nga wompaana nze mba sisa
Ebiroto byafe ebyo kuwasa
Nakwagala paka kwelyo esa
Bwogenda nga omala ngoda
Ngezako okuwona nga love ogizza
Ebiwundu munda wofumita
Eyali aseka smile wagita
Simanyi oba neka ntuka
Tewefula afayo wakyuka
Amaso munda gamyuka
Nkwagala naye nina okuta
Kuba byonimbye tobikuta
Simanyi oba kuno kwekwagala
Engoye empya naye tozambala
Enjagala obele wange
Nga ebase osula nawange
Day and night nange
Part 2 gwe nange
Enjagala obele wange
Nga ebase osula nawange
Day and night nange
Part 2 gwe nange