Sikuta ft. Nexus Bless This Beat Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2023
Lyrics
Sikuta ft. Nexus Bless This Beat - Bruce Dickson
...
Sandikyagade kubela nga sika miguwa
Kululwo Mukwano...
I don't wanna be insecure wemba nawe
Kubanga Mukwano olaba
wekuba kuwamba nze wampangula
My Pretty baby wange yegwe Anina
eeeey...
Mbalaba betegatega bakusudiya nga besesa sesa
Nze nja bamenya abo nja bakuba...
Yadde bali lukumi nga bakubi Baby nja kulwanila
Nja kulwanila....
Yadde nga bali kikumi nga bagume baby nja kulwanila
Njakulwanila...
Kubanga baby oli muka sikuta
Oli muka sikuta baby, baby ..
Kubanga baby oli muka sikuta
Oli muka sikuta baby, baby ..
You are my Alpha and Omega
Ebyange byoona gwe abafuga
Aligezako okutwawula ndi mujamu amaaso ekyo sure
Cause everyday girl am in love with you
Kumutwe nze onkubye nga juju
Omutima nze onkubye nabusu
Walayi nze onkwasa kanzunzu..
Ndi mukambwe kugwe ndi mukambwe
Ndi mukambwe kugwe ndi mukambwe
Yadde bali lukumi nga bakubi Baby nja kulwanila
Nja kulwanila....
Yadde nga bali kikumi nga bagume baby nja kulwanila
Njakulwanila...
Kubanga baby oli muka sikuta
Oli muka sikuta baby, baby ..
Kambele nawe, nsanyuke nawe, nkote nawe.