![Tuli mulutalo](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/03/16/c5bd25b8cb4d42f49a524422122e9d46_464_464.jpg)
Tuli mulutalo Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Jje lyamukama tulumbe, Jof Wafula kankulembele aratatatatatatatatata sitaani kaputi
Luno lutalo, tulumbagana ebifugila mubwengula nemumasaza...
Tuli mulutalo, jayo ekyokulwanyisa sitaani tumukoleko attack...
Luno lutalo, tulumbaganya ebifugila mubwengula nemumasaza...
Tuli mulutalo, jayo ekyokulwanyisa sitaani tumukoleko attack
Kino kikomando kya yesu Uganda mpambe mwena mwena mugambe Jof Wafula ntuuse, bible tuzibikule enyiliri tuzisome sitaani tumuwolomye leero nno zimusanze, jje lyamukama muliwa twetegeke ye saawa tuwereze essala eri emizimu nemisambwa, guno omuliro gwokya Jesus is fire, Jesus is fire everybody lift him higher, yosua essula esooka olunyiliri olwomwenda mukama atulagira okuba abamanyi era abagumu obutatisibwa tisibwa nobutagwamu maanyi kuba mukama katonda waffe ali wamu naffe, sheee yona jetunagendanga tetutya mukama katonda ali wamu naffe, sheee yona jetunagendanga tetutya mukama katonda ali wamu naffe
Luno lutalo, tulumbagana ebifugila mubwengula nemumasaza...
Tuli mulutalo, jayo ekyokulwanyisa sitaani tumukoleko attack...
Luno lutalo, tulumbagana ebifugila mubwengula nemumasaza...
Tuli mulutali sheee, jayo ekyokulwanyisa sitaani tumukoleko attack
Leero tuze nakibuli ngatuyise mubingi katubuulire enjiri anti tulinobujjulizi, ffe abaali abakafiiri kati tusoma baibuli sitaani yali yatusiba era yesu yasumulula kati atukulembela entalo natulwanira tuli bamanyi nokukira kwekyo kyetwali tulowooza kuba ali muffe wamanyi nokukira ali munsi sheee gwe eh, kati waluganda situka saawa yakulwana tetwetaaga mundu bomu nabikompola, Israel yetolola Jericho emilundi musanvu nawambekibuga mukama ye yalwana ngali kuluuyi lwange omulabe wange yaani, situka wereza essala gwe tulumbagane sitaani, waluganda vva mukwebaka sitaani gyali tatudde afuba nga byasobola obulamu bwo abuzikirize, waluganda wegendereze, sitaani gyali tatudde, wooooweeee aratatatatataatata
Luno lutalo, tulumbagana ebifugila mubwengula nemumasaza...
Tuli mulutalo, jayo ekyokulwanyisa sitaani tumukoleko attack...
Luno lutalo, tulumbagana ebifugila mubwengula nemumasaza...
Tuli mulutalo sheee jayo ekyokulwanyisa sitaani tumukoleko attack
Tumukozeko attack, leero sitaani tumukozeko attack eeeh tumukozeko attack waluganda bambi nkusaba situka
Tumukozeko attack leero sitaani tumukozeko attack eeeh tumukozeko attack waluganda bambi nkusaba situka saba