MAMA Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Ohhh now
Henryang
Ne oppa chord
Kyenda mumukaaga
Bwegwakya omwaka
Omulunji omukyala yazaala omwana
Teyamanya oba kalibera kawala
Okukuba amaaso nga ddenzi kwalaba
Wankuza mami gwe wanjigiliza
Nonsomesa obuguminkiliza
Binji walayi byewefiliza
Nga byenjagala obitukiliza
Alright
Nyumyeki ndeke ki
Mummy ojukila akaseela kali
Eh
Bwebyali nga bibi
Mukulwala okamulawo kigaji
Kati naffe tunyumilwa
Tutambula city kati jetuva
Nebisaati twabiwoona
Tunyuma lebel eziliko zetukuba Eh
Negwozadde ajikubila nozina
Oppa chord kuba
Kano nkakubidde wezinile
Mama onjagadde
Ohh mummy wange wezinile
Mungu akukume
Kano nkakubidde
Wezinile mama onjagadde
Ohh mummy wange wezinile
Mungu akukume
Singa nalina ku manyi mama
Nali kutute eyo balala jebatatuka
Kubanga nina enyoonta
Muli nze nina enyoonta
Mbuliddwa mummy ekikusaana
Byona byendaba bino apaana
Ngenda kubya zi banner
Nkutimbe timbe ensi yona mama
Tata mukama manyi owulira
Nkukwasa mukadde omulunji mama
Nawe nga oli eyo bwoba ompulira
Kwata aka phone omugambe mummy
Wasuze otya walidde kaki nga nkumisinga
Kano nkakubidde wezinile
Mama onjagadde
Ohh mummy wange wezinile
Mungu akukume
Kano nkakubidde
Wezinile mama onjagadde
Ohh mummy wange wezinile
Mungu akukume
Nazaala nayonsa
Natwala kusomero nosoma
Netonya nolwala nokujanjaba nazewoola
Nandikuzimbidde enyumba mubanga notandika okwelaga
Oba nkutwale ebulaaya naye ate ebyo byona byona byakolwa
Noonya nekyenkuwa mama nga kimbuuze
Yi mama nenkusobya
Milundi kanaana nosonyiwa
Loan ku loan mwaka kumwaka
Welerera yang alina okusoma
Eno njala njagala kulya noyiliba akamere noleeta
Kano nkakubidde wezinile
Mama onjagadde
Ohh mummy wange wezinile
Mungu akukume
Kano nkakubidde
Wezinile mama onjagadde
Ohh mummy wange wezinile
Mungu akukume