![Sisili](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/4A/6A/rBEeMlm43HmAVf3xAAEjWNkX-Oo667.jpg)
Sisili Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Sisili - Vincent Segawa
...
ka sisili twakakooye mutuyiyize obuyimba obulala, tubayite abayimbi abakugu bili ebikadde twabikooye
bakazi batu mwengamba
bwebantumue kati nfubyeeko okujja
abasajja bayogedde bigambo
mbu sisili bakakooye
mufune yo akapya akasaana
ka sisili ko kasusse bukadde
sikabi nti oba tekatuula
naye obukadde bwakasusse
bandigumye naye bakooye
nange weguli sigenda kuweela
paka nga mufunyeeyo akalala
watya abo ba nagundi
omanyi ebilunji tetubikoowa
bwoyiya akapya nga nange nsiima
nange lwenfunyeeyo akalala
omupiila neguwooma
kibuuzo kyabuli omu jaali
lwaachi muyimba kamu mbuuze okumanya
sisili kekayimbwa etooro
mubusoga ko ne mubuganda
abatambula mwe munansiima
nti alo segawa oyogedde ensonga
omuyimbi gwe wasanga ewalala oluyimba lweelo nekukweeno
abayimbi nga munsobedde
kanjogele emitwe jiyiye obulala
njakunyumirwa ndabye ko ekive ekipya ekyiyiye bana batu
sisili asinisa amanyo
simumenya naye njogedde ensonga
munansonyiwa mama anyiize
kayimbe mu olabe nga bwooba
kali kalunji mwana watu
naazina obulunji avaawo
kakyusibwe muveemu akalala
part 2 eyo tujilinze
kali kalunji mwana watu
naazina obulunji avaawo
kakyuusibwe muveemu akalala part 2 eyo tujilinze
chorus
.....
ba mumy ne mumpita nkasiima
nsiima nyo ekipya ekiva mu kaveela
sisili nakafudde muvumba
bwomanyi nsima byebakooye
kali kapye mubiseela byedda
ba adam manyi kebakozesa
kati fe tuli bazukulu
tube bayiiya bana batu
ne mini okuva lwezajja
zikwooleka omulembe gwakyuuka
ate nga banji twasiima
nti owa mini alabika bulunji
ngamba kuludda lwabasaja
omukazi okulabika nga anyilila
fe ate olwo netusiima busimi
olwekipya kyaba azudde
okumanya sili nasiima
mbebaliza ddala nyo kweyo ensonga
nti mwebale nyo kwemyuusa
buli madama afuuba kweekyo
lwaachi ye si siime
si ku bimyuula byendaba nga obutiko
naye ate nenumwa mu akatono
nga empaka nga mulina nyinji
bawala mwe empaka zisusse
kambanyumize myanyinaze ono otyo
empaka zamusuula awazibu
ela nakula nga ekitasaana
ka manyise omukulu wooli
ela mpite bbali okulabika nga okimanya
senga ewaffe olwatuuka
nagula embuzi ezilundwa
nazitukwaasa tuzilunde
mbu tuzikeeze ku ttale olwo netugenda okusoma
nga nze nkulembela nga ndusaka
mwanyinaze agoba ezisooba
enkeela nange nemugamba
nti kwata osike nga nange nzigoba
mwanyinaze yasimba nakakongo
nengoba embuzi negeenda
obunafu obwo tebusana
kilunji ko embuzi ozikwaate emiguwa osike
nsobole nange ozigoba nga enkola eyo aba nuunji
mukole kweekyo bana batu
nasanyuka okuba abagoonvu abakolelawo
ate nga nabagambye dda nyo
nekukayimba ketuliinze
chorus
bwolaba ekikyaamu notayomba
kimanyibwa nti oyitibwa sekibote
olwomulimu gwo nga asilika elya sekibotte nolituumwa
nze ela kyova olaba siweela
gwe wonsika ekiro nga ku nkya gaala
kisinga bwenumwa enyo omwooyo
olwobusungu nenkukyaawa
kilunji ko njogele ko anti
gwe nomanya ensobi nti eva wano
newenkukyaawa mama okimanya
nti gwe obadde kajabangu
banyinaze nemedde kweekyo
ekyembuzi kati kefuuke ensonga
tuzigobe nga naffe obugobi
mwe muzisike nga obutaweela
wama kati nyumya na baami
buli omu jooli kankufuuwe akaama
mumpe amaatu mbagambe kino
kyemunagamba bemusanga
nti kino nkigamba baami
bulilako buli mukyaala awulila
nti embuzi bwelya obutaala enyilila
naye enyiwa abalimi bokwo
ziba zisanako abaluunda
naye okusinga zifunilwe nga emuguwa
ezibuliddwa emiguwa ezili obutaala twaazikooye
mwandifunye obukambwe kwekyo
nga tewali nsiko ebule okwewulila
tusibeeyo tufuuke bakambwe
olwembuzi eziba zipaala
naye tukaanye obutayomba
nga gwe alina embuzi ebuliddwa emiguwa
kasta njikwata bwenti njo kuba yabulako abalunda
ate zili kuno zisusse
katuzilye nga tekuliko afuguma
onanenya ani bwaali omunyazi
nga zabulwaako nakayuumba
olwo abali tuba tuteebye alo
fe ba semukkuto ababadde abayala
kanaba kakomye okweyagala
tulyeeko ku nyama etatundwa
tukole practice bana batu
tuwagale amanyo tugaaye omunyama
nobuliddawo bubeemu okumanya
nti ezenjeela balya mpujje
mwe abafubako nemuzimba
mbebaliza ddala nyo bambi kulwana
naye ate kyembabanja ekilala
kekayi ngamba gwe
chorus
guno omulembe gwaffe si mulunji
buli kimu okukifuna oba okigula
nesanyu lyomukano okimanya
ba mama bagala silinji
si bwebyabanga nekubedda
omusaja nomukazi nga webakkanya
nga temulimu loss gamba nti oba onasola silinji
sikibi kwagala silinii alo
ngamba ye kyonguza manye sikiwaawo
nguuza amakula nsimbe nalulenga kyonguza si muwulenge
mba nkilaba newotangamba
nti ah ah dala kituufu assana okulya
bwoba wayonja enimilo
buli kalunji kali mweeyo
silaba ki ninda ongambe
ate naddala embuzi yo bweba enyilila
bwoba walanga emiguwa
oba kujizimbila ekiyumba
mpozi nabasajja kyembagamba ah
emputa mulekele okuwomelwa ekitwe
mbu wegulidde emputa
nga olya kitwe awo bakulimbye
sikile kange tolutonda
tewegumya mbu omeketa magumba gekitwe
oba lugenze bugenzi kuba ebitwe bitutte banji
nekilala nsaba buyonjo
abavubuka mwemutwala omudali gwo kuba abakyaafu abazibu muli bakyaafu bana battu
ensekele mwe muzilunda
temunyiga mwe bakiyaye ngolola nsobi
ndaba muzitugumbula siza mutwe ndaba mubulega
musiba muyiga bikonde eyo t