![Kyekyo](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/49/F0/rBEeMlm2P_aAWeo0AAEELA7yJQ8913.jpg)
Kyekyo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Kyekyo - Gravity Omutujju
...
nobwonsiba kukaguwa..(nenkupepeta)
samo kagati nafuwa oluwa
baby gwe oyina ebyo byebatalina
Ronie yooo..
chrs
(gwe oyina ebyo byebatalina(kyekyo)
oli musufu nyabo wakuguka(kyekyo)
kyabasaliza nyabo obasaliza(kyekyo)
kwagali bili tosumagira(kyekyo))*2
bamugambako tebamukwana omwana oyo... omuwala Oyo....nze
yankuba kuba ....
ayina empisa emmere bwafumba ayisa nga wamusanze ogamba maama ndoota
yayitako ewasenga, bingi byakola nebindalula nze...
anyirira bwayogera ogamba nfudde mama
etooke bwafumba ogamba Laba ekyana
mwana muwala yalungiwa..
walai yatukirira..
Omutujju
watch this*2
darling owasa nze kakuyite gaali
onjokya nga sigala akutte enaali
onsingira pound, dollar ne dinali
onkuba nga omugoma akuba amataali
Beyonce yakufanana njogera alari
olina enviri ziringa ez'omusumaali
wesaze kundi show oyolesa maali
singa wali duuka wandibadde lya suukali
kulabanga omutunzi bwalaba omudali
oyina ekisambi kyiringa ebinzali
olabika ogonda nga ovacado sirwaali
akafaananyi kuba mini nga osota egaali
oba onkomeredde emisumali
lwakyi oyanguwa dear obudde bukyali
Bbawo nebwaba azikwatako sijaali
daaba.. daba, daba daba...
chrs
Omutujju
Nsazewo nensalako kuba olikyana
wankubadda naye nga simanyi kwana
nayerero nzize nanabye kayaayana
simanyi dala omanyi engeri gyofaanana
olinga eyakaweza emyaka kumi neena(14yrs)
face yo esaana teka naku banana
ekya miss Uganda Nsamba okisaana
Samoa nakukwatako nsobola olwana
Samoa
Babi Babi omutujju takulimba ebyo
towuliriza muyaye Oyo..
tayiiinaawo..
nze Nina bima nina money nina dollar pound baby amafalanga
iPhone zigaba
nze kagati kabakyala mu Uganda eno...
chrs******