![Nnalongo Wange](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/12/08/d2024efc8c044c1bbdcd33be88a36a99_464_464.jpg)
Nnalongo Wange Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2022
Lyrics
Nnalongo Wange - AK47
...
Biribam yoo, yoo,
Once am again ah,
Mi do it again ah,
Akay ragamuffin style mi there,
Power Production,
Team No Sleep yoo, yoo, yoo, Yooooo...
Ntandikidde Kawempe kukyalo gyenakulira,
Nakabira obudiba gyenawugira,
Twalina essanyu yadde nga ensimbi zali zabula,
Twali tugabaana, Eeh
Nga Weasel wakaaba Pallaso nakaaba (eyo, eyo)
Nga Akay w'omunyiza Chamili oba omunyiziza (eyo, eyo)
Kati twewalana twevuma tunatera nakwetema,
Ne Maama wabiwulira omutiima gukuba,
Tubakuzze nga banoonyi bassente,
Naye ate tebaccuka olw'essente...
Nalongo wange, w'onamala okuzaala
Nalongo wange, munange abaana nga obazaadde,
Nalongo wange, saba banyoongeze omusaala nkole abaana basome...x2
Omutiima guli eyo,
Nalongo nsaba nfune Visa ngende emitala w'amayanja gyendibugula eyo,
Obugaato obufaanaganya colour bangamba tebukutuka Nalongo bubabuggumu obw'eyo,
Kabibe bisso na nsozi nze ndi musajja mukozi,
Yegwe gwenina njagala tubeere masavu na nnyama oliwange wannyama,
Yegwe gwenina nkukakasa nalonda namala n'omuzibe akiraba,
Nalongo olwa leero nkizzude nkwagala okusinga ssente,
Nalongo nkomyewo ononsonyiwa ndudeyo nyo eyo, Oooh...
Nalongo wange, w'onamala okuzaala
Nalongo wange, munange abaana nga obazaadde,
Nalongo wange, saba banyoongeze omusaala nkole abaana basome...x2
Anonymous...,
Oliwange wampeeta,
Sitya kukyatuula baby guno gulinga mugguwa,
Ng'osika nga nsika atalina mukwano nga asika,
Tuseyeye nkutwaleko ontwaleko mulyato ly'omukwano, Eeh
Nalongo olwa leero nkizzude nkwagala okusinga ssente,
Nalongo nkomyewo ononsonyiwa ndudeyo nyo eyo, Oooh...
Nalongo wange, w'onamala okuzaala
Nalongo wange, munange abaana nga obazaadde,
Nalongo wange, saba banyoongeze omusaala nkole abaana basome...x4