
OBULUNGI BUNUMA Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
OBULUNGI BUNUMA - B2C
...
Nzigwaawo lwa buwoomi.......
mmh! mmh! ...
nessim pan production!
Eka wenakulira tewali basezi, twazanya nga kakebe nalya ku binazi obukwanso kwanso mpafu namungoddi kyova olaba nasoboka nakula bunoni
Olujja lwali lugazi nga twayasa nnazi, twakubanga nedduulu twali bapimi nga taata musiibi ate mama musabi ffe bolaba katonda yatukuuma bugubi?? Eka twali balunzi ate twali balimi nga tusiiba kumata tusula ku maggi... iyee!
Mundaba kunyilira naye Nzigwaawo lwabulungi, obulungi bunnuma mbuwulira kunkoona mumattu mbuwulira nekuttama Obulungi bunnuma ... mundaba kunyilira naye Nzigwaawo lwabulungi obulungi bunnuma mbuwulira kunkoona mumattu mbuwulira nekuttama Obulungi bunnuma
eeee batupimisa ruler nga batutonda, twakulira kumapeera nabutunda ccaaayi wakisubi anoze akajaaja nga ssenga mutunzi yatukuba ekikumba Nze gwolaba mubudde bwekiro nga naaba gookya nga twota ku muliro tuyanika ebikunta twakulira wagimu ffe twabala twalima nga nemmwanyi Zi nakabala ebinyeebwa twabyanika nga tubisekula twakulira ku muwogo zzensusu zetwakola ... hehehe!
Mundaba kunyilira naye Nzigwaawo lwabulungi, obulungi bunnuma mbuwulira kunkoona mumattu mbuwulira nekuttama Obulungi bunnuma ... mundaba kunyilira naye Nzigwaawo lwabulungi obulungi bunnuma mbuwulira kunkoona mumattu mbuwulira nekuttama Obulungi bunnuma
kilinnuma okukootakoota buno obulungi bwendiko bwonna bukaddiwe kilinnuma omukwano gwenina omukwaafu okukaddiwa gwonna guyiike . Baatuzaala ku ssande lwali lweggulo ng'ensi nzikakkamu nga balya kyeggulo Daddy Fees yasasulanga mwaka home work twaakola nga lweggulo na Mama Akazungu twasoma keekano ketufuuwa swiii ng swing like Ssematimbaaaa!!
mundaba kunyilira naye Nzigwaawo lwabulungi obulungi bunnuma mbuwulira kunkoona mumattu mbuwulira nekuttama Obulungi bunnuma, mundaba kunyilira naye Nzigwaawo lwabulungi obulungi bunnuma mbuwulira kunkoona mumattu mbuwulira nekuttama Obulungi bunnuma
X2