![Let You Go](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/09/22/dcbadcfd53c1474a88d8e862a4761bc3_464_464.jpg)
Let You Go Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2022
Lyrics
Sorry the number you have dialled is
Busy please try again later
Can I use your phone
Yes hello, Adz media
Hello
Aerokay
Nalye ekitabo kyewabikula
Mali olupapula kwewandika
Olwamala Noyuzayuza, nalı work wo
Nali enyukuta jewawalwabinga
Nali ekigambi kyewakutiza
Kali kalimi ka pen
Yo hmmm noh nohh
Ohh mukwano nkimela mbimale
Oba Nkileke yehh
Ngende ngende, binnemye ehh
Nolwekyo kankwelabile
Let me really really let you go
Kankuleke ogende nano
Because I don't
Wanna feel more pain
Nasaba nomutima gu kwegane
Gugezeko okukyebela
Naye nno byagana nasigalilayo
Bwentyo, bwentyo, bwentyo
Kyenasigiliza kyakwegumya
Ntya oba walibayo omukisa
Ela ndifunayo akufanana
Sinaki nti akusingako ohh uuhh..
Munda you left
Your friend in me ehh
Mwoli ehh Omukwano
Gwo mweguli ehh
Love tokyama nga
Nkyusse ate nonnenya
Kunkuleke no
Omusamawo mwelage
Kubanga luliba lwo
Nolwekyo kankwelabile
Let me really really let you go
Kankuleke ogende nano
Because I don't
Wanna feel more pain
Nasaba nomutima gu kwegane
Gugezeko okukyebela
Naye nno byagana
Nasigalilayo bwentyo
Bwentyo, bwentyo
Kyenasigiliza kyakwegumya
Ntya oba walibayo omukisa
Ela ndifunayo akufanana
Sinaki nti akusingako ohh uuhh.