Ebisaanyi ft. Kabuye Sembogga Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2022
Lyrics
Ebisaanyi ft. Kabuye Sembogga - Bruno K
...
.........ooooooooooo. hmmmmm
Bimbunyebunye bimbunyebunye
Ebisaanyi bimbunyebunye .......
Eddembe namasanyu byaggwa kati obulamu bwendimu buka ,
Buli wembeera wentuula nampulira nga omutima gundimu ebimyanso
Kiringa nkugambye kati obulamu bumbunye ebisaanyi ,buli lwengwaawo nendoota nenfaako ngankulaba ogenda nomulenzi
Olumu gyenakyaala eyomuttumbi beekanga nnyo ooh, Nnali mukirooto ngankulaba nengugumuka .
Nebeekanga beewunya baagamba bannaaye ono omusajja abaddeki .
Nnali mukirooto ngankulaba nengugumuka ,Nze nenfuba nkuteeke ,mu target wosobolera okundaba ,Nze nenzija nkukwate kumukono nonneekuba ooh maria oooohhhh
Lwaki ondaazizza onkozzezza nga okimanyi baakuntondera ,Nababaka bentumayo bammalamu dda amaanyi bangamba nti mbiwummule *2
Nsula mbirooto ooh ,nsula mukuloooo *2
Yeyeeeeee iyeeee