![Taata Super Hero](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/3F/D7/rBEeMlljgzqAbdGXAADsGDHTqic202.jpg)
Taata Super Hero
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Taata Super Hero - Judith Babirye
...
taata your my super hero
dady oli super hero wange
kankuwane kubanga kikugwana
daddy oli super hero wange,oli wanjawulo webale daddy okunjagala,daddy oli super hero wange ,oli wanjawulo okundabirira obutakoowa,daddy oli super hero wange,swaz niga bamutenda banji bamuwana alina amanyi,taata wembalabala byonna byonkoledde swaz niga omusinga sebo,naye ani ,ani ategeera bambi omutima gwa taata,naye ani ani ategeera bambi omugwano gwa taata,bambi akeera kumakya taata nafungana duniya akolerere abaana,family nabaana be eh bonna batunulira taata,taata nalabirira maama,nalabirira enyumba,nalabirira abaana,buli alina ekizibu mu maka omwoo,banange atunulira taata,ddala naye taata bakubumba mu bbumba ki,mukama yakukola atya gwe,byokola ddala Teri abikola,taata your ma super hero, taata,your ma super hero,daddy oli super hero wange, kankuwane kubanga kikugwana,daddy oli super hero wange,oli wanjawulo webale daddy okunjagala,daddy oli super hero wange, oli wanjawulo okundabirira obutakoowa,daddy oli super hero wange, swaz niga bamutenda banji bamuwana alina amanyi,taata bwembalabala byonna byonkoledde swaz niga omusinga sebo,nzijukidde ebiro oluusi ngokomawo osirise ngotabuddwa eyo,nzijukidde ebiro oluusi ngokomawo onyiize omutima gukuluma,ebigambo byo ngolwo bitono nnyo,naye ekikumenya omenyeka ku lwa ffe,fees nenyumba bitunulira taata,eno masanyalaze,nebill zamazzi ,oluusi yewola ye nalya nebbanja,alya nebbanja alabirira family, family yebuuza daddy yabadde atya,eyali ayogera takyalina mboozi,emigugu jabuza akaseko ku mutima, byonna ebimumenya bitudde ku mutima,akwenkana ddala taliiyo taata your ma super hero, taata your ma super hero ,daddy oli super hero wange ,kankuwane kubanga kikugwana, daddy oli super hero wange, oli wanjawulo webale daddy okunjagala,daddy oli super hero wange, oli wanjawulo okundabirira obutakoowa, daddy oli super hero wange, swaz niga bamutenda banji bamuwana alina amanyi taata bwembalabala byonna byonkoledde swaz niga omusinga sebo, nali nali muto nga sitegeera,luli nali muto,nga manyi bwendya nenebaka,sirina kizibu,kati ntegedde obulumi bwewayitamu okundabirira ne baganda bange,sirina kayumba,sirina bugagga,taata nti mbikuwe,naye akatono kenkuwa mukwano kaba kava ku mutima gwange, obaddewo mu biro maama watali,obaddewo nemumpewo ekunta,nga buli zziga lyange eritonya oliraba nosangula,taata ndisanga wa akufanana your my super hero, taata ssekidde webale webale okunjagala,daddy oli super hero wange, sisobola kwerabira ebirunji byonkoledde mu nsi eno,daddy oli super hero wange, ssalongo viva mu ndeeba,daddy oli super hero wange, sisobola kwerabira ebirunji byonkoledde mu nsi eno,daddy oli super hero wange, ooh daddy bunjo ne Sarah bunjo kale mwebale,daddy oli super hero wange, sisobola kwerabira ebirunji byonkoledde mu nsi eno ooh,daddy oli super hero wange, taata David kabaterayine sisobola kwerabira ebirunji byonkoledde mu nsi eno, daddy oli super hero wange, ooh taata Kareb Gasho,daddy oli super hero wange, sisobola kwerabira ebirunji byonkoledde mu nsi eno,daddy oli super hero wange ,ooooh taata,taata,taata,taata,taata,taata,newaba Swazi niga omusinga sebo ,swaz niga bamutenda banji bamuwana alina amanyi taata bwembalabala byonna byonkoledde swaz niga omusinga sebo
Similar Songs
More from Judith Babirye
Listen to Judith Babirye Taata Super Hero MP3 song. Taata Super Hero song from album Omuliro is released in 2017. The duration of song is 00:05:25. The song is sung by Judith Babirye.
Related Tags: Taata Super Hero, Taata Super Hero song, Taata Super Hero MP3 song, Taata Super Hero MP3, download Taata Super Hero song, Taata Super Hero song, Omuliro Taata Super Hero song, Taata Super Hero song by Judith Babirye, Taata Super Hero song download, download Taata Super Hero MP3 song
Comments (11)
New Comments(11)
169260572
kelly holicca8xj
My daddy is my super hero and l love her alot
Justine Bosco Musoba
thanks for the song i always play it for my dad
carolgktec
Carolina
carolgktec
indeed superhero
Quinn Mar UBF
yaeh my dad my super hreo
Buwenje Edith
surely a dad is a hero
He is fighting for the future
![Image | Boomplay Music](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/10/13/0412eee8a64f460b9ee8b4516a09d244.jpg)
Muwonge Daniela12yl
He is fighting for the future
![Image | Boomplay Music](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/10/13/0412eee8a64f460b9ee8b4516a09d244.jpg)
Muwonge Daniela12yl
my best song
karakire Fred
I want to download
i love my dad