
Mbaakyi
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2023
Lyrics
Mbaakyi - Barnely Ug
...
MBAAKYI LYRICS BY BANELY UG
INTRO
Ruuuu uhmm. A tis one a better dan di other one, a Barnely uganda hmmm uhhmmmm ummmm humm eno echuuma nyoo nyoo nyoo ( yesmannnn)
CHORUS 1
kambuuze, elinya lyange linyamba kyi? Nga sisobola kweyita, ye bwendya nenzikuta mba ntawanidde kyi?
Nga nekumacha bucha enuma. Bwenkwacha ebikoola bya ova cado mbaakyi? Ezikagula bwezimbula, ye bwengwa mu love noomukozi onkolakyi? Nga yanjalira wensula.
VERSE 1
bagamba mbu omwavu yasinga oba naamagezi
Naye bwegasuka luba lugezigezi, leelo kumacha mbu omulogo yaakuloga kyoka bwoononya owona era gyogenda kyitegeeza eno ensi ekumega neekuluma anti neegwootya omuvumira matama kuba neemotoka ekukuba neekuta, kyoka kumacha nomulambo neegukyima, nze sikweeka nga enkola yaabachiga agambirawo bwomukubira omuka, eda nga empale yo kasita eyulika tosala kubala naye kati lye swagga, nasanze sheik noowa boda nga boyomba nga amugude nemalaka, mbu ontuuza otya kumuto gwa boda kwosiba suna ben enva zaakutuma, konze what are you? Nasilise butaswala kuba gwe kyoyagala ate eliyo abatachaagala, gwe weewola mukazi wo omukube mbaga kyoka nga abaana azaalira neighbour.
CHORUS 2
see lyrics >>Similar Songs
More from Barnely Ug
Listen to Barnely Ug Mbaakyi MP3 song. Mbaakyi song from album Mbaakyi is released in 2023. The duration of song is 00:03:41. The song is sung by Barnely Ug.
Related Tags: Mbaakyi, Mbaakyi song, Mbaakyi MP3 song, Mbaakyi MP3, download Mbaakyi song, Mbaakyi song, Mbaakyi Mbaakyi song, Mbaakyi song by Barnely Ug, Mbaakyi song download, download Mbaakyi MP3 song
Comments (1)
New Comments(1)
Mukisa Doreen
Man your for real .. ebyadala [0x1f618][0x1f618]