
Nkomyewo
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Nkomyewo - Desire Luzinda
...
Nkomyewo nmmmm nfumbe ×2
nmmm nmmm
sagala kuyomba nawe,sagala kulwana nawe
njagala Kimu tutese babiri, ebyali byasoba tubigolole,nali nagenda nga nkoye obufumbo,kati nkomyewo nfumbe eee,nkomyewo,kati nkomyewo nfumbe..
kyanumanyo okugenda nga sisibude,okutabuka tabuka kwetwalimu nga nkukoye,nga njagala kimu ntambule nkuvire nfune emirembe,gyenagenda aaaaah safuna sanyu,olwa abana bange abato amabujje genakulekera,nga bebuza mama yalagawa,nga bebuza mama yatuleka,nsazewo nkomewo gyoli tulabirire amaka gaffe,
sagala kuyomba nawe neda neda,sagala kulwana nawe,naweeeeeh,njagala kimu tutese babiri ebyali byasoba tubigolole,nali nagenda nga nkoye obufumbo kati nkomyewo nfumbe,nkomyewo kati tubyelabire,nkomyewo nfumbeeee
Enaku yali nyingi essanyu lya amaka nga liwambidwa,nga negomba okubelako nga abalala abalina essanyu,wewawo nasobya naye nkusaba kimu mwami wange,onsonyiwe,olwa abana bange,tudemuuuu,tudemu,nga bwetwali luli,sagala kuyomba....
sagala kuyomba nawe,noooo,sagala kulwana nawe,naweeee,njagala Kimu tutese babiri,babiri,ebyali byasoba tubigolole,nali nagenda nga nkoye obufumbo,kati nkomyewo nfumbe eeeh, nkomyewo,kati nkomyewo nfumbe....
Obwali obukyayi kati kabufuke okwagala,sagala kuyomba,agali amaziga kalifuke essanyu,ooooohhh sagala kulwana,okwali okukaba kakufuke okujaguza,sagala kuyomba,nebyenasobya byona bifuke olugero......
sagala kuyomba nawe,nooooohhh,sagala kulwana nawe,nedaaaaah,njagala Kimu tutese babiri ebyali byasoba tubigolole,nali nagenda nga nkoye obufumbo,kati nkomyewo nfumbe eheeee,nkomyewo,kati nkomyewo nfumbe,nkomyewo nkomyewo,kati nkomyewo,sagala kulwana nawe,nedaaaaah,njagala kimu tutese babiri,babiri,ebyali byasoba tubigolole,nali nagenda nga nkoye obufumbo kati nkomyewo nfumbe,nkomyewooooooooooh,kati nkomyewo nfumbe,oooooohhhhh,sagalaaah,ooooh,sagalaaaah,nkomyewo nfumbe eheee.
see lyrics >>Similar Songs
More from Desire Luzinda
Listen to Desire Luzinda Nkomyewo MP3 song. Nkomyewo song from album Buli Wendi is released in 2017. The duration of song is 00:03:57. The song is sung by Desire Luzinda.
Related Tags: Nkomyewo, Nkomyewo song, Nkomyewo MP3 song, Nkomyewo MP3, download Nkomyewo song, Nkomyewo song, Buli Wendi Nkomyewo song, Nkomyewo song by Desire Luzinda, Nkomyewo song download, download Nkomyewo MP3 song