![Owuwo ft. Kenneth Mugabi](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/10/26/603d3e7911de4b989d89633f0c9e54c6_464_464.jpg)
Owuwo ft. Kenneth Mugabi
- Genre:R&B
- Year of Release:2022
Lyrics
Owuwo ft. Kenneth Mugabi - Naava Grey
...
D King Mukwano (oh) Olina ky’obagamba? (eeh) Baabo twala Whenever I’m with you I’m loved Mbeera mu bire I’m flyin’ (oh) We glow like kites Ebiro ne biyita What could I do without your love? Would I live without your love? Ndiba wamu siritya Lw’obuzeewo ndiguma ooh yeah Lw’obaddewo sijula aah Laba anti owuwo Nabo balaba nfuuse owuwo Nange ka mbe owuwo Anti balaba nfuuse owuwo Laba me owuwo Ku lwa Mukama nfuuse owuwo Kulwekyo nange ka mbe owuwo Kuba balaba nfuuse owuwo Our love, our love Oooh ooh Ebyengera mbiraba Sseegaana yeggwe mulungi gwe njagala Mavunya ogalaba Naye ekinyeebwa ne lumonde n’ogabula! Enjuba egwa ddi? Tugobe bu munyenye wansi w’omwezi Bw’obuguma, obuzzi bwe nina bwonna busaanuuka What could I do without your love? (Without your love) Emboozi zo lullaby otulo tetubula Laba anti owuwo Nabo balaba nfuuse owuwo Nange ka mbe owuwo Anti balaba nfuuse owuwo Laba me owuwo Ku lwa Mukama nfuuse owuwo Kulwekyo nange ka mbe owuwo Kuba balaba nfuuse owuwo Give me, some love Give me give me, some love Give me, some love Give me, some love yeah Ndiba wamu siritya Lw’obuzeewo ndiguma ooh yeah Lw’obaddewo sijula aah (sijula aah) Laba anti owuwo (babe) Nabo balaba nfuuse owuwo (ooh) Nange ka mbe owuwo Anti balaba nfuuse owuwo (ooh) Laba me owuwo Ku lwa Mukama nfuuse owuwo Kulwekyo nange ka mbe owuwo Kuba balaba nfuuse owuwo (ooh) Omukwano Guŋŋonzezza Eeh yeah
Similar Songs
More from Naava Grey
Listen to Naava Grey Owuwo ft. Kenneth Mugabi MP3 song. Owuwo ft. Kenneth Mugabi song from album Owuwo is released in 2022. The duration of song is 00:03:27. The song is sung by Naava Grey.
Related Tags: Owuwo ft. Kenneth Mugabi, Owuwo ft. Kenneth Mugabi song, Owuwo ft. Kenneth Mugabi MP3 song, Owuwo ft. Kenneth Mugabi MP3, download Owuwo ft. Kenneth Mugabi song, Owuwo ft. Kenneth Mugabi song, Owuwo Owuwo ft. Kenneth Mugabi song, Owuwo ft. Kenneth Mugabi song by Naava Grey, Owuwo ft. Kenneth Mugabi song download, download Owuwo ft. Kenneth Mugabi MP3 song
Comments (8)
New Comments(8)
Bonnanah Racheal
Mutongole Benjamin
the two are my favorites
quin melan
[0x1f609][0x1f609][0x1f609][0x1f641][0x1f641]
156357142
[0x1f602]
Savah Breezy
[0x1f641][0x1f641][0x1f641][0x1f641][0x1f641]dope collabo
Her Majesty 256
My two most favorite Ugandan artistes [0x1f641][0x1f641][0x1f641][0x1f641][0x1f641]
REBECCA MUSAMALI
[0x1f618]
REBECCA MUSAMALI
It's a very beautiful song
good people