Nkuweki Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2021
Lyrics
Obadde mulunji ela ngankwagalamu omwana
Naye nze kubyonsaba ngende baankube apaana
Oyagala iPhone X ela nkutwaleko out
Ekyo sikiganye buli mukyala ayagala nyo ebeeyi
Oyo Sharon oyo akulimba
Binji byagamba nga tabilina
Mbu alina maskara wakakadde nenviri zeyetimbye zabuwanana ah ah ah
Kati nkuweki kyesilina
Omukwano bweguba gwa kutunda genda obaguzze ehhh
Kati nkuweki kyesilina
Omukwano bweguuba gwa kutunda genda obaguze
Obadde kyamuwendo ohhh
Bwenkutunula mumaso ohhh Onsula mukiddo ohhh
Kati nkuweki kyesilina
Omukwano bweguba gwakutunda genda obaguzze ehh