![Omwaka Guno](https://source.boomplaymusic.com/group2/M03/79/2D/rBEeqFw0W72ADdZpAACLEuh4R0E746.jpg)
Omwaka Guno Lyrics
- Genre:Dancehall
- Year of Release:2019
Lyrics
Omwaka Guno - Geoffrey Lutaaya
...
Eno esaala yange mukama ingitumye mbeere muwanguzii nga sabira omwaka guno gube mwangu
Nsabika famire yange yonna mukama taata tuwe obukumi
Mpakanya agasirani obutanumba kumirimu jjange
Musala eno mpakanya ne enkye endwadde obutanumba na abantu bange
Nebwoliba taata onyinze nyooo tonamula no obukambwe
Omubiri no omwooyo gwange byonna taata bibyooo…
mubiseera byo okunyorwa tonvangamu bwendiba nga nkaaba Jangu osirise guno omwaka…..
Eeeehhh omwaka gunooo…
Nsaba ogumpe mbeere muwangu buli kkimu buli kyewampa tokkinzijja ngakooo… wabula onyongera*2
Eeeehh kabawange…
Nsaba ogumpe mbeere muwangu buli kkimu buli kyewampa tokkinzijja ngakooo… wabula onyongera nga ko bwongezi