![Alibomu](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/11/01/ee2ff2bb604f410993e5f4c231225be3_464_464.jpg)
Alibomu Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2022
Lyrics
Alibomu - Naava Grey
...
Nga enzikiza enzibye amaso owomukwano yandaga ekkubooo, simanyi gyendaga nolugendo lwawala naatuuka
Buli lwobulawo mbanga eyalwazizza omuwele nsula ntudde, okutusa bwolidda emmeeme nojikakanya entawanyaa
Oba alibeera ani ebilowozo bimumanyi, wendi mmulabako emitima jili ekyaaa
Nannaazako obwomu nga yenze bulamu bwe gyaali
Choruse
Nkimanyi alibeera omu bwati, nga nsubila mwoyo omu, anawanilira omutima gwange yuuno yoono yooyo yee gwee msundooo
Omwoyo gwakalosa akasufu mpambaatira mpelekela ontuse alibeera Omu bwati noonya oyooo