
Aleeta Lyrics
- Genre:Alternative
- Year of Release:2007
Lyrics
Ayina yayongerwako
Nasoka kuba namukwano gwanamadala
Laba ate mukama ye bwandetera
Omuwala gweneyagaliza nga
Amaso ge meru
Ensingo yabiseera
Anyirira n'omusijja gumutya.
Ha, y'etaani amusiinga
Olaba ne miss Uganda yamutya.
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina a gamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Katonda yakuwa obudde
Yakutonda okukira kubarala
Kati tambula baby modola
Ensonyi zakki nga atte gwe abasinga
Laba laba bwekaseka
Tolekerawo dimpo zikinyumira.
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Omusana bwegunakoma okwaka
Joweria olwo nange nga nkukyawa
Omwezi nga gugudde kunsi
Omukwano gwo olwo nga gweyambula
Nalulungi binabo ddi
Kilabika oli wange luberera
Ye atani anaba anni oyo
Alyekiika mumukwano gwaffe
Ye atani anaba anni oyo
Alyekiika mumukwano gwaffe
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owa ge
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owa ge
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Aleeta omwana asinga owange
Ndayira agya kuntemako omukono
Akawala akalungi akatalina agamba
Mumazima kekabasuula mubikopo
Asinga owange omukono
Akatalina agamba mubikopo
Asinga owange omukono
Akatalina agamba mubikopo