
Dogo Lyrics
- Genre:Electronic
- Year of Release:2024
Lyrics
Kilabika na dogo
Muli olabika wandoga
Buli lwentunula mu maaso go
Masanyalaze ge nkubwa
Kilabika na dogo
Muli olabika wandoga
Buli lwentunula mu maaso go
Masanyalaze ge nkubwa
Onteka mu vibe onkubisa
Gwe buli wamu tuconectinga
Butala bwa mafuta obuzikiza
Oli namba emu gwe abasinga
Nagezako kukyawa naye byagana na na
Nsaba katonda tukuma kuba twesana na na
Baibe nkusa onsabileko
Oyo katonda yasinga
Mu buli kimu nze gwenekuteko
Luliba lumu tulituka ahh
Kilabika na dogo
Muli olabika wandoga
Buli lwentunula mu maaso go
Masanyalaze ge nkubwa
Kilabika na dogo
Muli olabika wandoga
Buli lwentunula mu maaso go
Masanyalaze ge nkubwa
Bwoja mu bwongo bwange
Olekamu smile yo
Era mu plan zo bulamu bwo
Singa ontekako
So many good tings come in pair
And one of those its you and me
So many good tings come in pair
And one of those its you and me
Singa ondowozako nga bwekikola
Kyandibade better
Naye gwe bwo bulawo
Omutima gunuma nze ondeka mu fear
Naye abo bakugamba ebigambo
Manya tetubaliko bakugamba ebigambo ahhh yeahh
Kilabika na dogo
Muli olabika wandoga
Buli lwentunula mu maaso go
Masanyalaze ge nkubwa
Kilabika na dogo
Muli olabika wandoga
Buli lwentunula mu maaso go
Masanyalaze ge nkubwa
Nagezako kukyawa naye byagana
Nsaba katonda tukuma kuba twesana
Yo love is all is all i need
Buli lwentunula lwentunula lwentunula lwentunula
Wacha mino