![Wayitirila](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/07/24/b9fb792b42ad4c72a67f73bc2e73bcb8_464_464.jpg)
Wayitirila Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
They call me Pawaboy yeah
(Mello Kill It)
Kakyali ku ntandikwa
Film-star mulabe bwatambula (Ee yeah)
Alina byeyetambuza
Omulabako naawe nosembera (Ee yeah)
Nze ndi wakuno akutwala
Nabakuno bamanyi mubya love (Ee yeah)
Yenze alina ogwalali
Yenze alina omuwoomu okuzaama
Ogenda newekyusa eno negujabagira (Muwala)
Ka figure munaana ako wakajjawa
Nga tekasangika (Muwala)
Bagamba nti wayitirila (Eh)
Bagamba nti kendeeza (Eeh)
Mbwera obulunjibwo obwo bwayitirila (Eh)
Bwekisoboka gwe kendeeza (Eeh)
Bagamba nti wayitirila (Eh)
Bagamba nti kendeeza (Eeh)
Mbwera obulunjibwo obwo bwayitirila (Eh)
Bwekisoboka gwe kendeeza (Eeh)
Eh, Muwala, Wanaaba kyogero
Oba wanaaba mata, nkyebuuza
Walunjiwala, obulunji obwo
Bwankasuka wala, nkyenoonya
Nze ani avimba ne malaika, nze ani
Tuve mulwali, nayitako ntya kweyo
Minzaani jewapimisa
Manya nti obimaliddewo ebizibu byange
Sikyali mubanoonya ndaba
Nabo abaali bamanyi nti sirifuna
Ebigambo byabaweddeko ndaba
Kuba ogenda newekyusa
Eno negujabagira
Ka figure munaana ako wakajjawa
Nga tekasangika maama
Bagamba nti wayitirila (Eh)
Bagamba nti kendeeza (Eeh)
Mbwera obulunjibwo obwo bwayitirila (Eh)
Bwekisoboka gwe kendeeza (Eeh)
Bagamba nti wayitirila (Eh)
Bagamba nti kendeeza (Eeh)
Mbwera obulunjibwo obwo bwayitirila (Eh)
Bwekisoboka gwe kendeeza (Eeh)
Kakyali kuntandikwa
Alina byeyetambuza, omulabako naawe..
Kati watya nga nkugambye nti nkwagala
Onoddamu naawe nkwagala
Naawe leka wetunuleko mu ndabirwamu
Obulunji bwo maama bwamalamu nze
Abakulabako
Bagamba nti wayitirila (Eh)
Bagamba nti kendeeza (Eeh)
Mbwera obulunjibwo obwo bwayitirila (Eh)
Bwekisoboka gwe kendeeza (Eeh)
Bagamba nti wayitirila (Eh)
Bagamba nti kendeeza (Eeh)
Mbwera obulunjibwo obwo bwayitirila (Eh)
Bwekisoboka gwe kendeeza (Eeh)
Kakyali ku ntandikwa