![Wowooto](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/58/0F/rBEeM1ofqXOAXfidAAC9nFVxHtA436.jpg)
Wowooto Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2017
Lyrics
Wowooto - Maddox Ssemanda Sematimba
...
okaabira kki munnanange, wesirikire
oh wowowowooto, eby'ensi bwebiba
ebizibu by'oyita ebingi, tebyakutonderwa omu munnange
wowowowowooto, guma biritereera
okaabira kki munnanange, wesirikire
oh wowowowooto, eby'ensi bwebiba
ebizibu by'oyita ebingi, tebyakutonderwa omu munnange
wowowowowooto, guma biritereera
ebizibu bingi, ebikutawuza, n'otuyana
guma,
hmm bigumire
kwasa maanyi, katonda musabe
okwekubagiza, tekukuyamba munnange
ye okabiraki
okaabira kki munnanange, wesirikire
oh wowowowooto, eby'ensi bwebiba
ebizibu by'oyita ebingi, tebyakutonderwa omu munnange
wowowowowooto, guma bilitereera
singa obadde ne ebiwaawa
wandibuuse n'ogenda etali nnaku
kati ate tolina, bigumire
oyagala ebirungi
byonna ebyo olina kubikolerera
okwekubagiza, tekukuyamba munnange
okabira kki
okaabira kki munnanange, wesirikire
oh wowowowooto, eby'ensi bwebiba
ebizibu by'oyita ebingi, tebyakutonderwa omu munnange
wowowowowooto, guma biritereera
abantu bangi, ababuzabuza, abalimbalimba
yiga, hmm bayige
gwe kwasa maanyi, lubaale wo musabe
okwekubagiza, tekukuyamba munnange
okaabira kki