![Nakatudde](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/58/0F/rBEeM1ofqXOAXfidAAC9nFVxHtA436.jpg)
Nakatudde Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2017
Lyrics
Nakatudde - Maddox Ssemanda Sematimba
...
.....shhhh njagala omuwaala oliii ..
ye nakatudde ........
ohhh njagala omuwaala olii
ye nakatudde.....
ahhh njagala omuwaala olii ...
yansobeera mwattu
atukula oli omwana anyirira
wemulaba nemwegomba ahh
ansikiriza ,ansanyusa
byakola binewunyisa wemutunulira simala
ayambala bulunji bambi no natambula
yegombesa okukamala
wemulaba nkugambye nenzigwamu amagezi nentunula
ngatalaba nga
njagala lumu mugoberere mpola mpola
ah wama ndabbe yo jasula
tekiba kirungi kwegomba nyo
naye ate nze kino kimpitiriddeko ohh
njakusiba omutima gwange ehh
gender yo mwattu mugambeko
nze gambye njakusiba nyama ahhh
mugambeko maliridde gemazima
ahhhhh njagala omuwaala oli...hiii
yenakatudde 2
banji nyo abemwegomba abatamanyi
nti oli omwana mwagala
bakome kukwegomba kubanga
ate nze kati gwengoba
kansale amagezi gonna wama huuu wama huuu
mujuze bwagazi muwe lyonna kyeyetazze
ate oluvanyuma mukube embaga
tulambule amawanga gonna agokunsi
nga nze nowange tuli kitole
gemazi
chorus
papapa parararaaah papaah
mhuuu mhuu huuuu huuu
..................
oh nakatudde dagala kulaba amugambako
ohh nakatudde dagala kulaba amukonako
mwagala nyo munange yeyeye
njagala tubere babiiri
njagala muwe ebirunji muyise bulunji
mumuleke temumulimba limbs se bbo
mala galeka oooh nakatudde
kyenva mwagala nze nyooo ye
huuu omwana nakatudde kyenva mwagala nze nyooo ...
mhuu banange nakatudde muwala mulunji
yeyisa bulunji muwala muteffu
ayambala bulunji hi natambula bulunji
huuuuhuhu kyenva mwagala nze nyo
mhnuu nakatudde kyenva mwagala nze nyooo ye nakatudde
ye nakatudde
oh nakatudde dagala kulaba amugambako
ohh nakatudde dagala kulaba amukonako ye nakatudde