
Mwagalire Ddala Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Yakufunayo mubonna era akwagala namutima
Beyalekayo bebangi nyo akwagala kale
Gwe bwomwewa nawe asanyuka oyo
Nga bwomulaga mulwatu mumukwano omujuvu
Mwesigenga,tomu-busabusa ah ah
Muyambeyambe mubunafubwe mukwatagane
Bwomalirira nti omwagala mwagalire ddala
Ffe ababalabye bwemukirayidde tulibajulira
Kyetwagala kwekubeera nga muli babiri.
Ebinyiiza mukimanye nti bibeerayo njolo
Kugonjoola kirungi musonyiwaganenga
Gwe bwomuyiga mukuume nga tomunyiiza oyo
Tekyewalika kituufu ofubenga mubyokola
Yiiyayiiya,weetondenga iiye
Tovaako kintu bwokkana mukwetowaza
Katonda gwembakwasa abeerenga mpagi
Webikalubye abayambenga abasomose
Mutuuke kubirungi, ebyegombesa
Abatayagaliza bebangi tebabatiisa munsi muno
Bangi wonna
Tebaligweerera ah ah
Nyiikiranga,obasabire balikyuusa